Skip to content Skip to footer

Disitulikiti ezikoze obubi ziziino

File Photo: Abayizi nga bakoola ebigeezo
File Photo: Abayizi nga bakoola ebigeezo

Abayizi abali mu 909 bali mu maziga oluvanyuma lw’ebigezo byaabwe okukwatibwa.

Mityana y’ensinze okukosebwa ng’abayizi 140 beebatafunye bigezo ne kuddako kyejonjo n’abayizi 121 abakoseddwa

Abalala abakoseddwa kuliko Buyende, Kamuli ne Ssembabule.

Amasomero gebakwatidde ebigezo kuliko  Bulimba primary school, Nkome primary, Mirembe public school ne St Mary’s Kaihura e Kyenjojo

Minisita omubeezi ow’ebyenjigiriza, John Chrysostom Muyingo agamba nti bagenda kunonyereza ku nsonga zino zonna.

Leave a comment

0.0/5