Skip to content Skip to footer

Miya alabudde ku CHAN

File Photo:Miya nga samba omupiira
File Photo:Miya nga samba omupiira

Kapiteeni wa Uganda cranes  Farouk Miya alabudde abawagizi obutasuubira obutagerageranya mpaka za CECAFA zebawangula omwaka oguwedde ne za CHAN zebaggulawo olunaku olwaleero.

Miya agamba empaka zino zanjawulo nga CECAFA mulimu mawanga ga East Africa gokka sso nga eza Chan babingwa bonna aba Africa mwebali.

 

Wabula agamba bakukola ekisoboka okulaba nga bava mu bibinja.

Leave a comment

0.0/5