Skip to content Skip to footer

Owa Boda bamusse

File Photo: Owa police nga kutte bodaboda etomedde
File Photo: Owa police nga kutte bodaboda etomedde

Poliisi ye Lwengo ekyanonyereza ku batamanya ngamba abasse omugoba wa bodaboda nebakuliita ne pikipiki ye.

Omulambo gw’omugenzi gusangiddwa nga gusuliddwa mu zooni Mitti –Eduma nga era abatuuze batebereza okuba nga ono baamutidde mu kifo ekirala omulambo gwe negusulibwa ewaabwe.

Wabula wabaddewo akanyolagano oluvanyuma lwa poliisi okuleeta emmotoka etambuza abalwadde okutwaliramu omulambo kubanga tebabadde nakabangali.

Poliisi epondoose nefuna kabangali kwebatwalidde omulambo guno.

Leave a comment

0.0/5