File Photo: Akulira Akakiiko ke byo kulonda Okulonda kwongezedwayo okutuuka ku saawa emu eyakawuungeezi mu bitundu ebibademu obuvuuyo nebikozesebwa obutatuuka mubuudde Kiguundu era yetondede abantu kubyona ebitatambudde bulungi