Bya ISAAC OTWII
Mu distrct ye Lira waliwo omuvubuka asse nyina amuzalira ddala ngamulanze kumuwa mmere ntono ku sowaani.
Kigambibwa nti omuvubuka ono Andrew Ekwang owemyaka, 22, omutuuze we Acungkene yaakubye nyina owemyaka 59 okukana nga amuse.
Jasper Ojok nga muganda womukwate agambye nti Ekwang yakomyeewo ekiro ku saawa nga 2 nasaba emmere, kyoka bweyalabye nga teemumale kwekudda ku nnyina namukuba namutta.
/////////////////