BYA ALEX TUMUHIMBISE.
Mu district ye Kagadi ku kyalo Rwentahi waliwo omusajja atemyeko muganziwe omutwe bw’amaze naduka ku kyalo.
Attidwa etegerekese nga Beatrice Mucheshimaana.
Ojara Oneck nga ono y’aduumira police ye Kagadi agambye nti okunonyereza kwebakoze kulaze nga bano bwebafunye obutakaanya nga zekusal kubufumbo bwabwe.
Ono agamba nti omukyala yabadde yeebase mukiro, wabula omusajja bweyazukuse yakutte jambiya n’amukutemako omutwe namala nadula .
Mukaseera kano Police emuyigga.