Skip to content Skip to footer

Obubaka bwa Besigye obwa ssekukulu

Bya Ritah Kemigisa

Eyali presidenti wekibiina kya FDC asabye banna-Uganda okwolesa okwagala nobumu, nga Katonga bwakitusubiramu.

Okusinziira ku Besigye egwanga litubidde mu kusomozebwa okwamanyi wabulanga abantu batekeddwa okweyagala nokubeera obumu.

Besigye agamba nti mu nnaku zino enkulu abalinawo bagwana baddukirire abali obubi.

Bino nebiralala byeytadde mu bubaka bwe obwa sekukulu eri egwanga.

Leave a comment

0.0/5