Skip to content Skip to footer

Ebbeyi yenyama erinnye

Bya Shamim Nateebwa

Mu lufula ketalo, wano mu Kampala.

omwogezi wa Kampala City Traders Abattoir, Wilberforce Mutesasira agamba nti ente 1000 zezaleteddwa ezigenda okusalibwa, nga waliwo enjawulo nenne nnyo bwogerageranya ku nte 250 ezibaddenga zisalibwa emyaka egye mabega.

 

Ate yyo ebbeyi yenyama einnye.

Kilo evudde ku 10,000/- okudda ku 1,5000/- midaala egyenjawulo.

Enkoko ,kati eri mu mitwalo 5 ne 8 okuva ku mitwalob 2 ne 15000.

Wilberforce Mutesasira agamba nti ebbeyi yenva era essubirwa okulinnya.

 

Leave a comment

0.0/5