Ebyobulamu
Ennaku z’obulamu
Disitulikiti ezisoba mu 10 zeezigenda okufuna mu nnaku z’ebyobulamu z’amaka ezitegekeddwa ab’ekitebe ekikulu eky’obuyisiraamu ekya Uganda Muslim supreme council.
Omwogezi w’ekitebe kino, Alhajji Nsereko Mutumba, agamba nti abantu bangi abalwaala endwadde ezisobola okuziyizibwa nga beebagenda okussaako essira ku ku lw’okutaano lwa ssabiiti ejja
Mutumba agamba nti endwadde eziva zitambulira mu maka abantu mwebava nga ssinga zitangirwa ku ddaala eryo kiyinza okuyambako