Amawulire
Omwana awanuse ku muti
Omwana omulenzi abadde alinnye okuwanula ova agudde mu kinnya kya kabuyonjo.
Bosco Luswata owe Kasubi Lubya ame emenyese omugongo n’okugulu.
Maama w’omwana ono Joyce Naluyima agamba nti namwandu era ng’abadde atembeeya bugoye okufuan eky’okulya.
Omukyala ono talina buyambi bwonna era ng’awanjagidde abaddukirize okumuyamba.
ALi ku ssimu No. 0756-69-43-95