Amawulire
Museveni awangudde
President museveni awereddwa olukusa okukozesa akayimba ka mpenkoni ng’akake
Abasomesa be makerere babiri okuli Mwambusya Ndebesa ne Dr. Deo Nzarwa baali bwakanya eky’okuwa president akayimba kano nga bagamba nti kagatta olunyankole n’olukiga ekintu ekikyaamu.
Wabula amyuka omuwandiisi weggwanidisizo ly’ebbintu ebitali bimu omuli enyimba ng’ono ye Mercy Kyomugasho agambye nti tewali teeka ligaana Muntu kugatta nnimi bbiri mu luyimba lumu.
Kati omuntu akozesa akayimba kano aba alina okufuna olukusa okuva eli president museveni
Akayimba kano yakakozesa nnyo mu kulonda kw’omwaka 2011