Ebyobusuubuzi

Shoprite yakugulawo amatabi amalala abiri mu kampala.

Ivan Ssenabulya

April 30th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba

Ssemaduuka wa  Shoprite  tutegeezedwa nga bwategese okwongera okuggulawo amatabi amalala mu uganda

Bino webigiidde nga shoprite yakagulawo etabi edala wano ku Acacia mall,songa era basuubizza nga bwebagenda okugulawo ematabi amalala abiri.

Twogedeko n’akulira Shoprite mu Uganda Jayte Slabbert  nagamba nti mutabi lya Acacia bagenda kutondawo emirimo 94 , wabula nga kugino ebitundu 51% gigenda mu makyala.

Ono mungeri yeemu  agamba nti amatabi amalala abiri  gagenda kutandika okukola mu banga lya myezi nga 18  olwo baweze amatabi 6 mu uganda.