Skip to content Skip to footer

Aba Rotary baduukridde edwaliro lye Nakasongola.

Bya Ivan Ssenabulya.

Wano e Nakaseke,tutegeezeddwa nga edwaliro lye Nakayonza Health Centre 3 mu gombolola ye  Lwabiyata  bweritandise okudabiirizibwa

Ono kaweefube yenna eteredwamu ensimbi aba Rotary Club eya  Lugogo Mango Tree  era nga bataddemu obukadde 46.

Twogedeko ne president wa w’etabi lino Robert Nsereko  n’agamba nti edwaliro lino lyali liwedewo olw’embeera embi gyelirimu, wabula kaakano kaweefube wakulizza ngulu

Ono agamba nti mu kaweefube ono bagenda kufuba okulaba nga batereeza ensereka ye dwaliro lino, okutereeza ebisenge, okuteekamu amasanyalaze ga solar ko n’ebirara

Leave a comment

0.0/5