Bya Ritah Kemigisa.
Kyadaaki polisi esobodde okuzikiriza omuliro ogubadde gukutte ekisulo eky’abayizi ekimanyiddwa nga Bahesi ekisangibwa wano e Bugolobi okumpi ne MUBS.
Gyebuvudeko twayogedeko n’aduumira ekitongol ekizikiriza omuliro Joseph Mugisa, n’agamba nti omuliro guno gubadde gutandikidde wagulu, wabula polisi egwanguyidde okukakana nga guzikidde.
Mukaseera kano police ekyanonyereza ekiviirideko omuliro guno.