Ebyobulamu

Ssabasajja wakuggalawo tabamiruka w’abavubuka

Ivan Ssenabulya

July 18th, 2018

No comments

Bya Shamim Nateebwa.

Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi 11 asiimye okulabikako eri obuganda olwaleero mukuggalawo ttabamiruka  wa  bavubuka   agenda  okuberawo  leero   wali  ku  hotel  African.

Ttaba miruka  ono yoomu ku bikujjuko  bya jjubirewo  era nga    agenda  kutambulira  ku  mulamwa  ogugamba  nti okutekateka  abavubuka   saako  nokubakubiriza  okwezimba.

Minisita  wa wabavubuka ow’ebyemizanyo  n’okwewumuzaamu Henry  Ssekabembe   kiberu  akubirizza  abavubuka  okujjumbira  ttaba  miruka  ono