Ebyobulamu
Dduyiro ayamba abayizi
Okukola dduyiro eri abayizi kibayamba okukola obulungi mu bibiina
Okunonyereza kuno okwakoleddwa ku baana enkumi ttaano kulaze akakwate wakati w’okukola dduyiro n’obuwanguzi eri abayizi mu masomo g’olungereza, Okubala ne sayansi.
Buli mulenzi lweyeyongera okukola dduyiro ayongera okutereera emirundi 17 ate abawala emirundi 12.
Okukola dduyiro kuno ate kuyanba n’abaana abawala mu kukola obulungi essomo lya sayansi.