Amawulire

Abaana bafiiridde mu muliro

Ali Mivule

October 23rd, 2013

No comments

fire

Abaana babiri bafiiridde mu muliro e Kitakuta Gombe mu district ye wakiso

Abaana bano ababadde abalongo naye ssibamigogo gyegimu babadde bafumba chai mu ffumbiro engoye zaabwe nezikwata omuliro

Abagenzi kuliko Thomas Wasswa ow’emyaka 5 ne Geoffrey Waswa ow’emyaka 9

Taata w’abagenzi, Ssalongo Joseph Lutwama agamba nti abaana bano abadde abalese waka ng’agenze kulima ate nga Nalongo agenze kusaba