Ebyemizannyo
Misiri yerondeddwa okutegeka AFCON
Egypt yegenda okutegeka empaka za Africa Cup of Nations 2019, okusinziira ku kibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu Africa ekya Confederation of African Football.
Egypt ewangudde South Africa, nobubonero 16, akulu akakubiddwa mu ttabameruka wabakulembeze bekibiina kino atudde mu gwanga lya Senegal.
Kino kyadirira CAF okujjako Cameroon omukisa guno, bwebatetegeka bulungi