Olwali
Adduse lwa musaala munene
Abantu bangi badduka ku mirimu lwa misaala mibi
Ssi bweguli eri omusajja ono omukugu mu byuuma bikali magezi eyasuddewo omulimu olw’ensimbi enyingi.
Sandeep Jia, yaweereddwa pawunda 45o ekintu ekyamwewunyisizza n’asalawo okuva ku mulimu
Omusajja ono enzaalwa ye Buyindi agamba nti ensimbi zino zimuleese ebirowoozo n’okumumaleko emirembe ky’abadde tasobola kugumikiriza
Ono agambye nti era abadde tasobola kutwala nsimbi mpitirivu bweziti nga bannansi ba Buyindi bangi bakaaba nmga tebalina na kyakulya.