Ebyobulamu
Absaawo b’ensigo tebamala
Bya Shamim Nateebwa
Uganda ekyalina ekizibu kye bbula lya lyabasawo abajanjaba ensigo.
Okusinziira ku akulira obujanjabi bwensigo ku ddwaliro lya St. Francis Hospital e Nsambya Dr Joseph Ogavu Gyagenda, egwanga lirina abasawo 8 bokka, nga batono ku balwadde abali mu bukadde 5.
Bino byebikulembeddemu olunnaku lwensigo olukuzibwa buli Lwakuna, olwokubiri mu March.