Bya Abubker Kirunda
Omwana wa myaka 3 afiridde mu kidiba wali mu gombolola ye Nakalama mu district ye Iganga.
Omugenzi ye Halima Mute ngabadde muzukulu wa Juma
Muwaya, nga batuuze ku kyalo Nakalama.
Ssentebbe we kyalo Juma Balidawa agambye nti omwana ono okugwa mu kidiba, abadde agezaako kugoberera jajja we abadde etutte ente ku ttale.