Ebyobulamu

Abamatendekero gabasawo b’emulugunya ku musolo

Abamatendekero gabasawo b’emulugunya ku musolo

Ivan Ssenabulya

April 1st, 2019

No comments

Bya Ndaye Moses

Abantu abalina amatendekero gabasawo agobwananyini, basabye gavumenti okukendeeza ku musolo gwebajjako.

Okusinziira ku akulira ettendekero lya Mityana School of nursing and Midwifery John Kintu, omusolo omungi gubakosa, obugajibwakao neku bikozesebwa mu makenejjezo nebiralala.

Kintu okwogera bino abadde ayogerera mu bayizi okuva mu matendekero gobusawo agasobye mu 40 abakunganidde e Mityana okulonda abakulembeze baabwe.