Bya Prosy Kyeswa
Abatuuze b’omu Tomusange Zone mu Ndeeba bakyomedde police ku bwaana obukunganya scrap kubanga bufuuse bubbi, kyooka nga bwe babutwaala ku police ba butabuti.
Bino byonna bibadde mu lukiiko lwe kyalo
Wabula atwala poliisi yomu Ndeeba Mugira Yeeko, ategeezezza nga bwebatalina kkomera awokubisibira abaana abataweza myaka gigenda mu kkomera.