Skip to content Skip to footer

Omulalu asse omutuuze e Kabale

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi ye Kabale etanadise okunonyereza kungeri omusajja owemyaka 39 gyatiddwamu, nga kigambibwa nti omulalu amulumbye namutematema ebiso.

Omugenzi Lawrence Kahigi abadde mutuuze ku kyalo Nyakakyika mu munispaali ye Kabale nga kigambibwa nti  babadde ku lumbe omusajja Evaresto Atuyambe owemyaka 38 namulumba ne jambiya.

Omusajja ono kigambibwa nti aabaddenga alinamu akazoole, akatera okumutemba.

Omwogezi w poliisi mu bitundu bya Kigezi Eli matte has akakasizza bino, ngagambye nti omusajja ono bamukutte.

Leave a comment

0.0/5