Skip to content Skip to footer

Agambibwa okubba embuzi bamukutte

Bya Damalie Mukhaye

Poliisi mu district ye Rubanda eriko omusajja owemyaka 35 gwegalidde ku misango gyokubbanga embuzi zabatuze.

Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya Kigezi Elly Maate agambye nti omukwate ye Godfrey Biryabarema ngabadde amanyiddwa nga money lender, ataasa abantu okubawola ssente mu kabuga ke Hamurwa.

Poliisi egamba nti oluvanyuma lwokwemulugunya kwabantu, baamulondodde era nebamugwako mu kasiko wabaddenga azisalira nebamukwata.

Ono oluvanyuma abaddenga anneyam ajiguza abantu., wabula poliisi egamba nti bagenda kumutwala mu kooti avunanibwe.

Leave a comment

0.0/5