Ebyobulamu

Obutebaka kirumya omutwe

Ali Mivule

December 13th, 2013

No comments

sleeping

Abakugu mu by’obulamu bakizudde nti obuteebaka kimala kiviirako abantu okulumwa omutwe.

Omukungu okuva mu minisitule y’ebyobulamu Dr. Isa Makumbi agambye nti omuntu obuteebaka kimala kimuviirako okulumwa omutwe entakera.

Makumbi agambye nti omuntu omulamu erina okwebaka essawa 8 olunaku.

Wabula ono agambye nti okunywa enyo amazzi kiyamba okuweeweeza ku mutwe.