Ebyobulamu

Abakyala abafuna obuzibu ku nabaana bangi

Ali Mivule

December 30th, 2013

No comments

Uterus infections

Omuwendo gw’abakyala abafuna obuzibu ku nabaana gweyongedde mu disitulikiti ye Kasese

Okusinziira ku Dr John Masinda, omukugu mu nsonga z’abakyala , omuwendo gw’abakyala gwebafuna ennaku zino nga balina obuzibu ku nabaana gulinnye ate ng’abasinga babeera mu mbeera mbi.

Ono agamba nti olunaku lwajjo lwokka, bafunye abakyala 20 bwebassizzaawo enkambi yabakyala mwebekeberezza ku bwereere

Abakyala bangi bafuna obuzibu bwa nabaana aokusesetuka era nga kino kisinga kuba mu bakayala abazadde

Embeera eno y’emu ku zisinga okuvaako abakyala obutazaala