Amawulire

Abatuuze bagudde ku mulambo gwómwana eyali yabula

Abatuuze bagudde ku mulambo gwómwana eyali yabula

Ivan Ssenabulya

August 22nd, 2022

No comments

Bya Gertrude Mutyaba,

Abatuuze ku ku kyaalo Nakasenyi mu district y’e Sembabule bazudde omulambo gw’omwaana ow’obuwala ow’emyaka 4 abadde akulungudde sabiiti namba ng’abuze okuva ku bakadde be.

Omugenzi Gift Namanya muwala wa Rose Namyalo wabula nga basanze kiwuduwudu oluvanyuma lw’omutwe n’amagulu bbimu ku bitundu bye eby’omubiri ebitaliiko.

James Musoke Sentebe w’ekyaalo Nakasenyi ng’ali wamu nabatuuze baliko byebatubuulidde.

Ayongerera Poliice mu bendo bendo lya Masaka Mohamad Nsubuga agamba nti okunoonyereza okuzuula abakola ettemu lino kutandise.