Amawulire

Abantu 35 bebaafiiridde mu bubenje bwókunguudo mu kumalako omwaka

Abantu 35 bebaafiiridde mu bubenje bwókunguudo mu kumalako omwaka

Ivan Ssenabulya

January 3rd, 2023

No comments

Bya Nalwooga Juliet,

Abantu 35 beebafiiridde mu bubenje bwokunguudo nga tuyingira omwaka omuppya okwetoloola eggwanga lyonna.

Omwogezi wa poliisi ye bidduka, Faridah Nampiima agambye nti okuva nga 30th dec -1st jan obubenje obusoba mu 100 bwebwagudewo.

35 beebo abaali mu bubenje 149 obwagwawo mu bitundu ebyenjawulo.

Ono agamba nti mu bakwatibwa abatyoboola amateeka gokunguudo okusinga baali bavuzi nga ne bidduka 714 tebyali mu mbeera nnungi.

Abamenya amateeka gokunguudo abasoba mu 3000 baweebwa fayini