Amawulire

Amasomero mu kampala mangi gakaabya

Ali Mivule

January 13th, 2014

No comments

children in lass

Kawempe, Makindye e Rubaga ze divizoni ezisingamu amasomero agatatukagana na mutindo.

Aba KCCA beebategeezezza bino nebawera okuggala ago gonna amafu

Akulira ebyenjigiriza mu KCCa, Anne Galiwango, agamba nti amasomero agasoba mu 2000 geegagwa mu kkowe lino nga n’agamu tegalina licence

Galiwango agamba nti essomero lyonna okutuuka ku mutindo lirina okubeera n’ebizimbe ebituufu, abasomesa abatendeke kko n’okulabirira abaana obulungi nga bangi tebabirina