Skip to content Skip to footer

Abesenza ku ttaka ly’ekitongole ky’eggaali y’omukka basenguddwa

Poliisi emalirizza okusengula abantu abaali besenza ku ttaka ly’ekitongole ky’eggaali y’omukka

Bano babadde bamazeeko emyaka egisoba mu esatu era nga bangi ddala bava mu maka agasoba mu 100

Akulembeddemu omulimu gw’okubasengula, Moses Kirunda ategeezezza nga bano bwebabanabidde mu maaso oluvanyuma lw’okutegeera nti batandise okweyita ba nnanyini.
Wabula abasenguddwa nabo bagamba nti tebaweereddwa budde bumala guva ku ttaka lino mu bulungi.

Leave a comment

0.0/5