Ebyobulamu
Sukaali wabulabe ate okusingako
Bulijjo endowooza eri nti okubeera ne sukaali omungi kyekiyinz aokuvaako omuntu okufuna obulwadde bw’omutima.
Kati nno kikakasiddwa nti sukaali ono n’abalina omutima basobola okufuna obulwadde bw’omutima
Sukaali ono asobola okuzibikira emisuwa egitambuza omusaayi omuntu n’akutuka omulundi gumi
Abasaawo bano bagamba nti kino kitegeeza nti omuntu alina kubeera ne ka sukaali katono ddala okuyimirizaawo omubiri gwe era nga wekasukkira wabaawo obuzibu.