Ebyobulamu

Teri ddagala lya musujja

Ali Mivule

January 30th, 2014

No comments

anti malaria

Ab’obuyinza mu disitulikiti ye Mbarara bawanjagidde bekikwatako okubaweereeza eddagala ly’omusujja gw’ensiri.

Kiddiridde amalwaliro agasinga okuggwaamu eddagala nga katia balwadde abagenda mu malwaliro gano bagoba bagobe.

Akulira eby’obulamu mu disitulikiti eno, Dr Amoti Kaguna agamba nti amalwaliro ga gavumenti agasinga tegalina ddagala lya musujja.

Dr Kaguna ategeezezza nti bafuna abantu abali wakati wa 5 n’olukumu nga beetaga ddagala lya musujja gwa nsiri kale ng’eddagala libaweddeko