Ebyobulamu
Enkambi y’ebyobulamu e Namuwongo
Endwadde z’ekikaba zikyaali waggulu mu bifo by’enzigotta.
Ayogedde bino y’akulira eddwaliro lya Marie Stopes e Namuwongo ng’agamba nti buli lunaku bafuna abantu bataano
Abasinga ku bano nti akibi bajja buyise ekikalubya obujjanjabi
Eno y’ensonga lwaki ab’eddwaliro lya Mariestopes bataddewo enkambi abantu mwebagenda okuyita okwekebeza obulwadde bw amukenenya, ne kokoolo era abasangibwa nga balwadde bajjanjabwe.
Enkambi eno egenda kumala ennaku 2