Ebyobulamu

Okumira obukerenda bw’omusaayi

Ali Mivule

February 7th, 2014

No comments

depression

Abasawo bakakasizza nti okumira obukerenda obuzzaamu omusaayi emyezi esatu ng’omukazi tanafuna lubuto kyamugaso nyo okusinga okubumira ng’omukyala ali lubuto

Omusawo okuva mu ddwaliro e Mulago  Dr. Moses Othin agambye nti obukerenda buno bulimu ekirungo kya Victim B obuyamba omwana ali mu lubuto.

Ono era sgambye nti abakyala abamira obukerenda buno nga bali mbuto  kibayambako okulwanyisa ekirwadde ky’omutima n’ebirwadde ebirala ebyandibatawanyizza n’omwan.