Skip to content Skip to footer

Aba Congo batuuka nkya

KCCA FC

Tiimu ya Don Bosco okuva mugwanga lya Democratic Republic of Congo etuuka wano mukampala olunaku lwenkya kumakya okuzanya ne Victoria University mu mupiira ogwokudingana mukikopo kya Africa Confederations cup olunaku lwa Sunday.

Club ya Don Bosco yakujjira kunyonyi empangise nabantu 35 nga bagenda kusuzibwa ku Metropole Hotel wano mu Kampala.

Omupiira ogwasooka week ewedde,team eno yakuba Victoria University eya Uganda goal 3-0

Leave a comment

0.0/5