Ebyobulamu

Eddagala lya mukenenya terimala

Ali Mivule

February 27th, 2014

No comments

ARVS new

Wakyaliwo obwetwaavu bw’eddagala eriweweeza ku bulwadde bw amueknenya

Abakyala abali mu lutalo ku mukenenya bagamba nti teri kibalemesezza mirimu nga bbula lya ddagala lino nga gyeriri lyabuseere.

Omu ku bakyala mu kibiina ekirwanyisa mukenenya mu bakyala mu mawanga ga East Africa, Margret Happy agamba nti kiba kirungi omuntu yenna w’azuuliddwa nti alina mukenenya okutandikirawo ku ddagala kyokka nga tekisoboka mu kadde kano olw’ebbula ly’eddagala

Okusinziira ku kakiiko akalwanyis aobulwadde bw amukenenya, abantu emitwaalo 25 beebali ku ddagala ku