Ebyobulamu
Akanguyira katta
Ekifanannyi ino kivudde ku Mukutu gwa BBC
Abantu abalina akasunguyira bangu nnyo bakulumbibwa obulwadde bw’omutima
Abanonyereza abazudde bino bavudde mu America nga bagamba nti lw’ekiruyi omuntu ky’aba awulira, kikosa omutima era gusobola n’okwesiba olumu
Kino kibaawo mu ssaawa bbiri ng’omuntu anyiize
Wabula abasawo bano tebannakakasa bulungi akakwate kano kava wa.