Ebyobulamu
Abakyala asoose okubeera ne mukenenya nga muganzi we talina
Abasawo mu ggwanga lya America bafulumizza ebikwata ku bakyala abagalana kyokka ng’omu ku bbo alina akawuka ka mukenenya
Omu ku bakyala bano wa myaka 46 ng’obulwadde kigambibwa okuba nga yabufuna mu myezi omukaaga gyeyamala ne mukyala munne nga bali mu mukwano
Omukyala ono ekika ky’akawuka ka siriimu ky’alina kiraga nti yakajja ku mukyala munne gwebabadde berigomba.
Akawuka kano kiteberezebwa okuba nga kaayita mu mazzi g’abakyala bano bwegakwatagana.
Abakyala bano kigambibwa okuba nga babadde begadanga nga tebalina kyebakozesa