Amawulire

Ebya bavuganya tebintiisa

Ali Mivule

April 7th, 2014

No comments

Kiggundu

Akulira akakiiko akalondesa, Eng Badru Kiggundu agamba nti eky’abavuganya ne bannakyeewa okusaba enkyuukakyuuka mu mateeka g’eby’okulonda tekisobola kumubuza tulo

Abavuganya babadde batambula eggwanga nga basaba nti wabeewo enkyuukakyuuka mu mateeka g’ebyokulonda nga muno mwemuli okugoba akulira akakiiko

Kiggundu agamba nti abavuganya baddembe okusaba byebagaala naye nga palamenti y’asazeewo ekyenkomeredde.

Kiggundu azzeemu okukikkatiriza nti baweereza awatali kyekubiira kyokka nga bakugoberera palamenti by’enasalawo