Ebyobulamu

Abalema bafunye ku ssuubi- ekyuuma kikiino

Ali Mivule

April 8th, 2014

No comments

Paralysed men

Mu ggwanga lya Bungereza, kati omuntu waddeembe okugenda ku ddwaliro n’agula akuuma akokozesebwa okukebera Mukenenya

Etteeka eribadde ligaana kino likyuusiddwaamu nga kati abantu bajja kusobola okwekeberera ewaka nga bw’olaba ku mbuto.

Kino kigendereddwaamu kuyamba abantu abali mu mitwaala ebiri n’ekitundu mu ggwanga lya Bungereza abatamanyi bwebayimiridde ku nsonga za mukenenya.