Ebyobusuubuzi

Emiwendo gy’amasanyalaze gyetaaga kukyuuka buli kaseera

Ali Mivule

April 10th, 2014

No comments

powerlines

Yadde nga gavumenti yagaana UMEME okwongeza ebbeeyi y’amasanyalaze, yeemu eno egamba nti ebisale bino bijja nga kwongezebwa okusinziira ku mbeera y’ebyenfuna mu ggwanga

Ab’ekitongole ekya ERA bagaana UMEME okwongeza amasanyalaze wabula bongere kukendezaako shs 1.

Omwogezi w’ekitongole kino Julius Wandera agamba nti ebisale bino birina okuba nga byongezebwa buli myezi esatu okusinziira ku bintu ng’ebbeeyi y’ebintu, bbeeyi y’amafuta n’ensimbi ekuvungisibwa ensimbi.