Ebyobulamu
Tewali ddagala lya balwadde ba mitwe
Wabaluseewo ebbula ly’eddagala mu ddwaliro elijjanjana ab’emitwe ku ddwaliro ekkulu eggulu
Eddwaliro lino likola ku batabuse emitw en’abalina ensimbi naye nga ati babagoba kubanga tebalina kyakubakolera
Akulira eddwaliro lino, Canaana Kateregegga agamba nti obuzibu buno bukulunguludde emyezi 2.