Ebyemizannyo
Ab’ebikonde bagaala ssente
Ekibiina ekitwala omuzannyo gw’ebikonde mu ggwanga kinoonya nsimbi nga kyetegekerea empaka za babinyweera omwezi ogujja
Omwogezi w’ekibiina kino Fred Kavuma agamba nti beetaaga ensimbi enkalu, emmere, amazzi n’ebikozesebwa mu kutendeka
Ono agamba nti balindiridde obuyambi bwonna okuva mu gavumenti nebannakyewa okusobola okuyamba tiimu y’eggwanga eya the Bombers