Skip to content Skip to footer

Abasiraamu bandisubwa Hijja

muslims pray

Abayisiraamu abasoba mu 1000 b andisubwa okugenda e Makka okukola hijja lwa nsalesale w’okwewandiisi okusemberera okuggwako.

Kino kijidde mu kiseera nga okwendiisa kuggwako ku nkomerero y’omwezi guno nga bwekyalagirwa gavumenti ya Saudi Arabia.

Ssentebe w’ekibiina ekigatta abatwala abantu e Makka  sheikh Hassan Kirya agamba bakawandiisawo abantu nga 300 bokka nga omuwendo guno gukyali mutono ddala.

Leave a comment

0.0/5