Olwali
Obuseegu e Bungereza
Banange obuseegu bususse munsi.
Mu saza lya Southampton mu gwanga lya bungereza abaana abali wansi wemyaaka 13 bawanisizza bazadde baabwe emitima lwakukeera kweesa mpiki zamukwaano nga tebaneetuka.
Obulenzi obutanayiga nakwekuuta, bwekubisa nebifaananyi byobuseegu nebubiweereza obuwala nga bubusaba omukwaano.
Ebikolwa bino bisinze kweyolekera mu somero erimu mu kibuga kino nga abasomesa nabo bibasobedde olwabaana abato bano abaatamiira akaboozi.
Ebiseera ebisinga bamusaay muto bano baba beerabira bifaananayi bya buseegu mukifo kyokusoma.