Ebyobulamu

Amakerenda g’ebiwuka gazze

Ali Mivule

May 27th, 2014

No comments

Glaxo

Kkampuni enkozi y’eddagala eya Glaxo-Smith kline eriko amakerenda g’ebiwuka g’etonedde abaana mu mawanga  agakyakula mu Africa

Eddagala lino libalirirwaamu obuwumbi 4.

Akulira kkampuni eno mu Uganda, Nathan Wasolo agamba nti amawanga agawera agali wansi w’eddungu Sahara gagenda kufunamu nga muno mw’otwalidde ne Uganda.

Agamba nti kino abaana bangi balina ebiwuka kyokka nga tebalina ddagala era ng’eddagala lino lyelijjja  okubayamba.