Ebyemizannyo
Ogwa Uganda Cranes teguliimu bbugumu
Ng’omupiira wakati wa Uganda Cranes ne Madagascar gubula ssaawa ntono, bannayuganda bangi balabise nga tebagwesunze
Okwawukanako nga bwekiba bulijjo mu kaseera kano ng’abantu beetala kugula mijoozi na vuvuzela, ku luno tewali bbugumu
Abamu ku bantu era betwogeddeko nabo abamu tebamanyi nti waliyo n’omupiira enkya
Uganda ezannya Madagascar mmu gw’okuddingana mu z’okusunsulamua beenetaba mu kikopo ky’amawanga ga Africa.
Uganda Yakubwa goolo 2 ku emu lweyagenda mu Madagasacar