Ebyobulamu

Omugejjo bulema, Kkooti y’enalamula

Ali Mivule

June 12th, 2014

No comments

obesity

Kkooti ey’okuntikko mu bulaaya etandise okutunuulira eky’okufuula obugejjo endwadde era nga kitwalibwa ng’omuntu alina obulemu ku mubiri gwe.

Eggwanga lya Denmark lyelyawaddewo okusaba nga lyagaala esalawo ku muvubuka agamba nti yagobwa ku mulimu olw’okubeera omunene ennyo.

Omusajja ayogerwaako alina kilo 160 era ng’agamba nti yagejja olw’obutafuga mumwa gwe kyokka nga tefunangako buzibu ku mulimu gwe

Ebinasalibwaawo kkooti eno byebigenda okugobererwa mu mawanga ga bulaaya gonna