Amawulire
Aba USAFI beekalakaasa lwa Ttooyi
Abakolera mu katale ka USAFI bavudde mu mbeera nebekalakaasa ng’obuzibu buva ku Kabuyonjo
Abantu bano bagamba nti kabuyonjo balina emu ate nga terina mazzi.
Bano era bawakanya n’eky’okubasasuza shs 200 ez’okuyingira mu Kabuyonjo nga bagamba nti zandibadde zisalwaako.